Buuka ogende ku bubaka obulimu

Basigala nga Beesigwa mu Kugezesebwa

Laba engeri Abajulirwa ba Yakuwa gye basigala nga beesigwa eri Katonda wadde nga bafunye ebizibu.

Baayambalanga Yunifoomu Ezaabangako Akabonero ka Kakobe ak’Ensonda Essatu

Lwaki abasomesa mu ssomero erimu kati boogera ku Bajulirwa ba Yakuwa bwe baba bayigiriza abaana ebikwata ku bantu abaabonyaabonyezebwa mu nkambi z’Abanazi?

Ndi Mumalirivu Okuba Omusirikale wa Kristo

Demetrius Psarras yasibibwa olw’okugaana okukwata eby’okulwanyisa. Naye yeeyongera okuweesa Katonda ekitiibwa wadde nga yayigganyizibwa.

Yayigira ku Basibe

Omusajja omu bwe yali mu kkomera mu Eritrea, yeerabirako n’agage nti Abajulirwa ba Yakuwa bakolera ku ebyo bye bayigiriza.

Empapula Ezaakwekebwanga Wansi w’Ekyuma Ekyoza Engoye

Maama omu yakozesa amagezi okusobola okuyigiriza bawala be amazima agali mu Bayibuli.

Abakulu b’Eddiini Abaali Abakambwe Ennyo Baddibwamu mu Ngeri ey’Obukkakkamu

Bayibuli etukubiriza okusigala nga tuli bakkakkamu, wadde nga tuyisiddwa bubi. Ddala amagezi ago gakola?

Nnafuna Emirembe ne Katonda era ne Maama Wange

Michiyo Kumagai bwe yalekera awo okusinza bajjajja, maama we yamukyawa. Michiyo yasobola atya okuddamu okutabagana ne maama we?