Katonda
Katonda y'Ani?
Ddala Katonda gy’Ali?
Bayibuli ewa obukakafu bwa mirundi etaano.
Ddala Katonda Maanyi Bwanyi?
Bayibuli egamba nti Katonda yakozesa amaanyi ge amangi ennyo okutonda ebintu byonna, naye ddala atufaako?
Katonda Ali Buli Wamu?
Bayibuli eyigiriza nti Katonda ali buli wantu wonna? Lwaki osobola okuba omukakafu nti Katonda alina ekifo ekyetongodde w’abeera era nti akufaako kinnoomu?
Ddala Katonda Alina Ekifo ky’Abeeramu?
Bayibuli egamba nti Katonda abeera wa? Ne Yesu abeera Katonda gy’abeera?
Ddala Bayibuli Eyigiriza nti Katonda Alimu Bakatonda Basatu?
Amadiini mangi gayigiriza nti Katonda alimu bakatonda basatu. Ddala ekyo Bayibuli ky’eyigiriza?
Ddala Maliyamu Maama wa Katonda?
Ebyawandiikibwa n’ebyafaayo by’Obukristaayo bituyamba okumanya ekituufu ekikwata ku nzikiriza eno.
Omwoyo Omutukuvu Kye Ki?
Omwoyo omutukuvu Bayibuli eguyita “emikono” gya Katonda.
Erinnya lya Katonda
Ddala Katonda Alina Erinnya?
Enzivuunula za Bayibuli nnyingi zirimu erinnya lya Katonda. Olowooza kikulu okulikozesa?
Ddala Erinnya lya Katonda ye Yesu?
Yesu tagambangako nti ye Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna. Lwaki?
Yakuwa y’Ani?
Katonda wa ggwanga limu, gamba ng’ery’Abayisirayiri?
Katonda Alina Amannya Ameka?
Abantu abamu balowooza nti ‘Allah,’ ‘El Shaddai,’ ‘Yakuwa-yire,’ ne ‘Alufa era Omega,’ gonna mannya ga Katonda. Lwaki kikulu okukozesa erinnya lya Katonda?
“Alufa ne Omega” Bitegeeza Ki?
Lwaki ekitiibwa ekyo kituukirawo?
Katonda by'Ayagala
Biki Katonda by’Ayagala Nkole?
Okusobola okumanya ebyo Katonda by’ayagala okole olina kusooka kufuna kabonero oba okuyitibwa kuva gy’ali? Laba Bayibuli ky’egamba.
Bayibuli Eyogera Ki ku Ddembe ly’Okwesalirawo? Ddala Katonda y’Ategeka Buli Ekikutuukako?
Bangi balowooza nti ebyo ebibatuukako Katonda aba yabitegeka dda. Ebyo bye tusalawo biyinza okutuyamba okutuuka ku buwanguzi mu bulamu bwaffe?
Oyinza Otya Okumanya Katonda?
Ebintu musanvu bisobola okukuyamba okuba n’enkolagana ennungi naye.
Ddala Katonda y’Atuleetera Okubonaabona?
Abantu bonna babonaabona, nga mw’otwalidde n’abo abasiimibwa mu maaso ga Katonda. Lwaki?