Emirembe egy’Olubeerera
Wanula:
1. Ens’e ’rimw’e bintu ebitiisa,
Bireet’e nnaku n’okusoberwa.
Naye tulina obuyambi,
Bwe tusaba Yakuwa w’ali.
(CHORUS)
Atuwa emirembe gye
Egikuum’e mitima
Ne gituweweeza,
Ne tuba bagumu kuba atubudaabuda.
Emirembe gino mingi, gyo gya lubeerera.
2. Totyanga okumweyabiza.
Ajja kkuyamba, awuliriza.
Abeerawo tatulekerera.
Atulaga okwagala.
(CHORUS)
Atuwa emirembe gye
Egikuum’e mitima
Ne gituweweeza,
Ne tuba bagumu kuba atubudaabuda.
Emirembe gino mingi, gyo gya lubeerera.
(CHORUS)
Atuwa emirembe gye
Egikuum’e mitima
Ne gituweweeza,
Ne tuba bagumu kuba atubudaabuda.
Emirembe gino mingi, gyo gya lubeerera.