Emikwano Egya Nnamaddala
Wanula:
1. Obulamu nga bukaluba nnyo; bujjudde ’bizibu.
Yakuwa ’kimanyi bulungi nti twetaag’e mikwano.
Naye ’mikwano emirungi tunaagisanga wa ffe?
Bayibuli etuwa ’magezi.
(CHORUS)
Bw’oba
Ne mukwano gwo,
Aba mulungi
Singa akunywererako ggwe
Mu mbeera zonna
Era ng’ayagala
Obe mwesigwa eri Yakuwa.
Ow’omukwano ng’oyo ddala ’beera
Wa nnamaddala.
2. Ow’omukwano owa nnamaddala alag’o kwagala
Okwa nnamaddala ebbanga lyonna; abeera mwesigwa.
Ka tube bato oba bakulu tulin’o kuyambagana—
Kituyamb’o kutuuka mu nsi empya.
(CHORUS)
Bw’oba
Ne mukwano gwo,
Aba mulungi
Singa akunywererako ggwe,
Mu mbeera zonna
Era ng’ayagala
Obe mwesigwa eri Yakuwa.
Ow’omukwano ng’oyo ddala ’beera.
Wa nnamaddala..
(BRIDGE)
Sing’o funa
Mukwano gwo ng’ayagala oweereze
Yakuwa Katonda obulamu bwo bwonna—
Aba mulungi.
(CHORUS)
Bw’oba
Ne mukwano gwo,
Aba mulungi
Singa akunywererako ggwe
Mu mbeera zonna
Era ng’ayagala
Obe mwesigwa eri Yakuwa.
Ow’omukwano ng’oy’a ba mulungi.
(CHORUS)
Bw’oba
Ne mukwano gwo,
Aba mulungi
Singa akunywererako ggwe
Mu mbeera zonna
Era ng’ayagala
Obe mwesigwa eri Yakuwa.
Ow’omukwano ng’oyo ddala ’beera
Wa nnamaddala.
Aba mukwano
Wa nnamaddala.