Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Kyaddaaki Ensi Ejja Kubaamu Emirembe (Oluyimba lw’Olukuŋŋaana Olunene Olwa 2022)

Kyaddaaki Ensi Ejja Kubaamu Emirembe (Oluyimba lw’Olukuŋŋaana Olunene Olwa 2022)

Wanula:

  1. 1. Mu ns’e tabanguse

    Er’e jjudde nnaku

    Ffe tulina emirembe.

    Tukimanyi nti

    Ebizibu byonna

    Binaater’o kuggibwawo.

    (CHORUS)

    Kyaddaaky’e nsi yonna,

    Ejja kubaamu

    Mirembe myereere.

    Buli gy’onoogenda

    Kwetoolool’e nsi

    Wajja kubeerayo

    ’Mirembe.

  2. 2. Nga tuli mu ns’e mpya

    Tewaliba

    Kintu kyonna kitutiisa.

    Tuliba bumu

    Ng’ensi yonn’e rimu

    Obwenkanya n’okwagala.

    (CHORUS)

    Kyaddaaky’e nsi yonna,

    Ejja kubaamu

    Mirembe myereere.

    Buli gy‘onoogenda

    Kwetoolool’e nsi,

    Wajja kubeerayo

    ’Mirembe.

    (CHORUS)

    Kyaddaaky’e nsi yonna,

    Ejja kubaamu

    Mirembe myereere.

    Buli gy‘onoogenda

    Kwetoolool’e nsi,

    Wajja kubeerayo—

    (CHORUS)

    Kyaddaaky’e nsi yonna,

    Ejja kubaamu

    Mirembe myereere.

    Buli gyonoogenda

    Kwetoolool’e nsi,

    Wajja kubeerayo

    ’Mirembe,

    ’Mirembe!