LAGA Ebitabo by'Omu Bayibuli Olubereberye Okuva Eby’Abaleevi Okubala Ekyamateeka Yoswa Ekyabalamuzi Luusi 1 Samwiri 2 Samwiri 1 Bassekabaka 2 Bassekabaka 1 Ebyomumirembe Ekisooka 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri Ezera Nekkemiya Eseza Yobu Zabbuli Engero Omubuulizi Oluyimba lwa Sulemaani Isaaya Yeremiya Okukungubaga Ezeekyeri Danyeri Koseya Yoweeri Amosi Obadiya Yona Mikka Nakkumu Kaabakuuku Zeffaniya Kaggayi Zekkaliya Malaki Matayo Makko Lukka Yokaana Ebikolwa Abaruumi 1 Abakkolinso 2 Abakkolinso Abaggalatiya Abeefeso Abafiripi Abakkolosaayi 1 Abassessalonika 2 Abassessalonika 1 Timoseewo 2 Timoseewo Tito Firemooni Abebbulaniya Yakobo 1 Peetero 2 Peetero 1 Yokaana 2 Yokaana 3 Yokaana Yuda Okubikkulirwa Essuula 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 23 24 25 26 27 28 29 30 31 32 33 34 Ekyamateeka Essuula 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 23 24 25 26 27 28 29 30 31 32 33 34 Ebirimu 1 Bava ku Lusozi Kolebu (1-8) Abaami n’abalamuzi balondebwa (9-18) Obujeemu e Kadesi-baneya (19-46) Abayisirayiri bagaana okuyingira mu nsi (26-33) Balemererwa okuwamba Kanani (41-46) 2 Babundabundira mu ddungu emyaka 38 (1-23) Kabaka Sikoni owa Kesuboni awangulwa (24-37) 3 Kabaka Ogi owa Basani awangulwa (1-7) Okugabanyaamu ensi ku luuyi olw’ebuvanjuba wa Yoludaani (8-20) Yoswa agambibwa obutatya (21, 22) Musa agaanibwa okuyingira mu nsi (23-29) 4 Abantu bakubirizibwa okuba abawulize (1-14) Teweerabira bikolwa bya Katonda (9) Yakuwa ayagala okumwemalirako (15-31) Teri Katonda mulala okuggyako Yakuwa (32-40) Ebibuga eby’okuddukiramu ku luuyi olw’ebuvanjuba wa Yoludaani (41-43) Okwanjula Amateeka (44-49) 5 Endagaano ya Yakuwa ku Kolebu (1-5) Ebiragiro Ekkumi biddamu okumenyebwa (6-22) Abantu batya nga bali wansi ku Lusozi Sinaayi (23-33) 6 Yagala Yakuwa n’omutima gwo gwonna (1-9) “Wulira ggwe Isirayiri” (4) Abazadde balina okuyigiriza abaana baabwe (6, 7) Teweerabira Yakuwa (10-15) Temugezesanga Yakuwa (16-19) Mubuulire omulembe oguliddawo (20-25) 7 Amawanga musanvu ag’okuzikirizibwa (1-6) Ensonga lwaki Isirayiri yalondebwa (7-11) Obuwulize buvaamu emikisa (12-26) 8 Emikisa okuva eri Yakuwa giddamu okwogerwako (1-9) “Omuntu taba mulamu lwa mmere yokka” (3) Teweerabiranga Yakuwa (10-20) 9 Ensonga lwaki Isirayiri yaweebwa ensi (1-6) Abayisirayiri banyiiza Yakuwa emirundi ena (7-29) Ennyana eya zzaabu (7-14) Musa yeegayirira ku lw’abantu (15-21, 25-29) Banyiiza Yakuwa emirundi emirala esatu (22) 10 Ebipande bibiri biddamu okukolebwa (1-11) Yakuwa ky’atwetaaza (12-22) Tya Yakuwa era mwagale (12) 11 Mwalaba obukulu bwa Yakuwa (1-7) Ensi Ensuubize (8-12) Empeera ey’okuba abawulize (13-17) Ekigambo kya Katonda kirina okuteekebwa ku mitima (18-25) “Omukisa n’okukolimirwa” (26-32) 12 Okusinziza Katonda mu kifo ky’anaalonda (1-14) Ba ddembe okulya ennyama so si musaayi (15-28) Totwalirizibwanga bakatonda balala (29-32) 13 Eky’okukola bakyewaggula (1-18) 14 Bye batasaanidde kukola mu kukungubaga (1, 2) Eby’okulya ebirongoofu n’ebitali birongoofu (3-21) Ekimu eky’ekkumi kya Yakuwa (22-29) 15 Ebbanja lisazibwamu buli luvannyuma lwa myaka musanvu (1-6) Okuyamba abanaku (7-11) Okuta abaddu buli luvannyuma lwa myaka musanvu (12-18) Okuyisa olukato mu kutu kw’omuddu (16, 17) Ensolo embereberye za kutukuzanga (19-23) 16 Okuyitako; Embaga ey’Emigaati Egitali Mizimbulukuse (1-8) Embaga ey’Amakungula (9-12) Embaga ey’Ensiisira (13-17) Okulonda abalamuzi (18-20) Ebitalina kusinzibwa (21, 22) 17 Ebiweebwayo tebirina kubaako bulemu (1) Engeri y’okukwatamu ensonga za bakyewaggula (2-7) Emisango emizibu okulamula (8-13) Obulagirizi eri kabaka anaabanga alondeddwa (14-20) Kabaka alina okukoppolola Amateeka (18) 18 Omugabo gwa bakabona n’Abaleevi (1-8) Eby’obusamize tebikkirizibwa (9-14) Nnabbi alinga Musa (15-19) Kw’otegeerera bannabbi ab’obulimba (20-22) 19 Omusango gw’okuyiwa omusaayi n’ebibuga eby’okuddukiramu (1-13) Obubonero obulamba ensalo tebulina kukyusibwa (14) Okuwa obujulizi mu kkooti (15-21) Abajulizi balina kuba babiri oba basatu (15) 20 Amateeka agakwata ku kulwana entalo (1-20) Abatalina kugenda mu lutalo (5-9) 21 Obutemu obutamanyiddwa yabukola (1-9) Okuwasa omukazi awambiddwa mu lutalo (10-14) Omugabo gw’omwana omubereberye (15-17) Omwana omuwaganyavu (18-21) Omuntu awanikibwa ku muti aba akolimiddwa (22, 23) 22 Okufaayo ku nsolo y’omuntu omulala (1-4) Okwambala engoye ez’omuntu bwe mutafaananya kikula (5) Okulaga ebisolo ekisa (6, 7) Omuziziko waggulu ku nju (8) Okugattika ebintu okutakkirizibwa (9-11) Ebijwenge ku ngoye (12) Amateeka agakwata ku kwegatta (13-30) 23 Abatakkirizibwa mu kibiina kya Katonda (1-8) Obuyonjo mu lusiisira (9-14) Omuddu anaabanga adduse (15, 16) Obwamalaaya tebukkirizibwa (17, 18) Okusaba amagoba n’okutuukiriza obweyamo (19-23) Abayise bakkirizibwa okulya ku by’omu nnimiro y’omulala (24, 25) 24 Obufumbo n’okugattululwa (1-5) Okuwa obulamu ekitiibwa (6-9) Okufaayo ku baavu (10-18) Amateeka ku kukuŋŋaanya ebisigalidde (19-22) 25 Amateeka ku kukubwa kibooko (1-3) Tosibanga mumwa gwa nte ng’ewuula (4) Okuwasa muka muganda wo (5-10) Okukwata ebitundu eby’ekyama eby’abo ababa balwana (11, 12) Ebipimo ebituufu (13-16) Abamaleki balina okuzikirizibwa (17-19) 26 Okuwaayo ebibala ebibereberye (1-11) Ekimu eky’ekkumi eky’omulundi ogw’okubiri (12-15) Isirayiri, kintu kiganzi eri Yakuwa (16-19) 27 Amateeka ga kuwandiikibwa ku mayinja (1-10) Ku Lusozi Ebali ne ku Lusozi Gerizimu (11-14) Ebikolimo byogerwa (15-26) 28 Emikisa olw’obuwulize (1-14) Ebikolimo olw’obutaba bawulize (15-68) 29 Endagaano ne Isirayiri e Mowaabu (1-13) Okulabulwa ku biva mu butaba bawulize (14-29) Ebintu ebikisiddwa, ebintu ebibikkuddwa (29) 30 Okukomawo eri Yakuwa (1-10) Ebiragiro bya Yakuwa si bizibu nnyo (11-14) Okweroboza obulamu oba okufa (15-20) 31 Musa ng’anaatera okufa (1-8) Okusoma Amateeka mu lujjudde (9-13) Yoswa alondebwa (14, 15) Obujeemu bw’Abayisirayiri bulagulwa (16-30) Oluyimba olw’okuyigiriza Isirayiri (19, 22, 30) 32 Oluyimba lwa Musa (1-47) Yakuwa, Lwazi (4) Isirayiri yeerabira Olwazi lwe (18) “Okuwoolera eggwanga kwange” (35) “Musanyuke mmwe amawanga awamu n’abantu be” (43) Musa wa kufiira ku Lusozi Nebo (48-52) 33 Musa awa ebika omukisa (1-29) ‘Emikono gya Yakuwa egy’emirembe n’emirembe’ (27) 34 Yakuwa alaga Musa ensi (1-4) Musa afa (5-12) Ebivuddeko Ebiddako Sindika ku Pulinta Weereza Abalala Weereza Abalala Ekyamateeka—Ebirimu ENKYUSA EY'ENSI EMPYA EY'EBYAWANDIIKIBWA EBITUKUVU Ekyamateeka—Ebirimu Luganda Ekyamateeka—Ebirimu https://cms-imgp.jw-cdn.org/img/p/1001061100/univ/wpub/1001061100_univ_sqr_xl.jpg nwt Ekyamateeka Olw’okubiri lup. 273-326