B14-B
Ssente n’Obuzito
Ssente n’Obuzito mu Byawandiikibwa eby’Olwebbulaniya
Gera (1⁄20 ekya sekeri) gramu 0.57 gera 10 = beka 1 |
Beka gramu 5.7 beka 2 = sekeri 1 |
Pimu gramu 7.8 pimu 1 = 2⁄3 ebya sekeri |
Sekeri gramu 11.4 sekeri 50 = mina 1 |
Mina gramu 570 mina 60 = ttalanta 1 |
Ttalanta kilo 34.2 |
Daliki (Ekinusu ky’e Buperusi ekya zzaabu) gramu 8.4 |
Ssente n’Obuzito mu Byawandiikibwa eby’Oluyonaani
Leputoni (Ekinusu ky’Abayudaaya eky’ekikomo) 1⁄2 ekya kwodulansi |
Kwodulansi (Ekinusu ky’Abaruumi eky’ekikomo) Leputoni 2 |
Assaliyoni (Ekinusu ky’Abaruumi eky’ekikomo ekyakozesebwanga ne mu matwale gaabwe) Kwodulansi 4 |
Ddinaali (Ekinusu ky’Abaruumi ekya ffeeza) Kwodulansi 64 gramu 3.85 = Omusaala gwa Lunaku 1 (Essaawa 12) |
Dulakima (Ekinusu ky’Abayonaani ekya ffeeza) gramu 3.4 = Omusaala gwa Lunaku 1 (Essaawa 12) |
Ekinusu kya Dulakima ebbiri (Ekinusu ky’Abayonaani ekya ffeeza) gramu 6.8 = Omusaala gwa Nnaku 2 |
Sutateri (Ekinusu ky’Abayonaani ekya ffeeza) dulakima 4 gramu 13.6 = Omusaala gwa Nnaku 4 |
Mina dulakima 100 gramu 340 = omusaala gwa nnaku nga 100 |
Ttalanta mina 60 kilo 20.4 = omusaala gwa myaka nga 20 |
Laatiri y’Abaruumi gramu 327 / nga 1⁄2 ekya lita
|