Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2019-2020—Akiikiridde Ettabi

Laba programu y’olukuŋŋaana luno olunene, erimu okwogera kw’omwogezi akiikiridde ettabi. Omutwe gw’olukuŋŋaana gugamba nti “Yagala Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna.”

Yagala Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna

Olukuŋŋaana lujja kutuyamba okweyongera okwagala Yakuwa era n’okwoleka okwagala okwa nnamaddala.

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu

Ebibuuzo bino bijja kuddibwamu ng’olukuŋŋaana lugenda mu maaso.