Programu y’Olukuŋŋaana Olunene Olwa 2020
Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa olwa 2020 olulina omutwe ‘Musanyukenga’!
Olwokutaano
Programu y’Olwokutaano yeesigamiziddwa ku Abafiripi 4:4—“Musanyukirenga mu Mukama waffe. Nziramu nate okubagamba nti, Musanyuke!”
Olwomukaaga
Programu y’Olwomukaaga yeesigamiziddwa ku Zabbuli 105:3—“Mwenyumiririze mu linnya lye ettukuvu. Omutima gw’abo abanoonya Yakuwa ka gusanyuke.”
Ssande
Programu ye Ssande yeesigamiziddwa ku Zabbuli 37:4—“Yakuwa abeerenga ensibuko y’essanyu lyo, era ajja kukuwa omutima gwo bye gwagala.”
Ebirina Okumanyibwa Abo Abazze ku Lukuŋŋaana
Ebisobola okuyamba abazze ku lukuŋŋaana olunene.