EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Yakuwa Ategeka Abantu Be
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo ky’Okubala.]
Abayisirayiri baasiisiranga mu bibinja bya bika bisatu bisatu (Kbl 1:52, 53; w94-E 12/1 lup. 9 ¶4)
Abayisirayiri bonna bayinza okuba nga baali 3,000,000 n’okusingawo (Kbl 2:32, 33; it-1-E lup. 397 ¶4)
Yakuwa ayagala abantu be bamusinze mu ngeri entegeke obulungi. Bwe kityo bwe kyali ku ggwanga lya Isirayiri, era bwe kityo bwe kiri ne leero.—1Ko 14:33, 40.
WEEBUUZE, ‘Nnyinza ntya okukiraga nti mpagira ekibiina kya Yakuwa?’