Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maaki 21-27

YOBU 6-10

Maaki 21-27
  • Oluyimba 68 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Yobu Ayoleka Ennyiike ey’Amaanyi gy’Alina”: (Ddak. 10)

    • Yobu 6:1-3, 9, 10, 26; 7:11, 16—Ebintu abantu bye boogera nga balina ennyiike ku mutima biyinza obutoolekera ddala ekyo kye bali (w13 8/15 19 ¶7; w13 5/15 22 ¶13)

    • Yobu 9:20-22—Mu butamanya, Yobu yalowooza nti ne bwe yandisigadde nga mwesigwa Katonda teyandikitutte ng’ekikulu (w15 7/1 12 ¶2)

    • Yobu 10:12—Wadde nga Yobu yafuna ebizibu bingi, yasigala ayogera ebintu ebirungi ku Yakuwa (w09 4/15 7 ¶18; w09 4/15 10 ¶13)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yobu 6:14—Yobu yalaga atya nti kikulu okulaga abalala okwagala okutajjulukuka? (w10 11/15 32 ¶20)

    • Yobu 7:9, 10; 10:21—Bwe kiba nti Yobu yali akkiririza mu kuzuukira, lwaki yayogera ebigambo ebiri mu nnyiriri zino? (w06 4/1 30 ¶11)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Yobu 9:1-21 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: wp16.2 16—Yogera ku nteekateeka ey’okuwaayo kyeyagalire. (Ddak. 2 oba obutawera)

  • Ng’Ozzeeyo: wp16.2 16—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. (Ddak. 4 oba obutawera)

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: fg essomo 2 ¶6-8 (Ddak. 6 oba obutawera)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 114

  • Kozesa Amagezi ng’Obudaabuda Abalala: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo abakadde gye baalaba mu Ssomero ly’Obuweereza bw’Obwakabaka eryali lyakabaawo. Oluvannyuma osabe abawuliriza boogere ku ebyo bye tuyigira ku ngeri ab’oluganda ababiri gye baabudaabudamu omuntu eyali mu nnaku ey’amaanyi olw’okufiirwa.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 11 ¶12-20, eby’okulowoozaako ku lup. 98 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 27 n’Okusaba