Maaki 20-26
YEREMIYA 8-11
Oluyimba 117 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Abantu Beetaaga Obulagirizi bwa Katonda”: (Ddak. 10)
Yer 10:2-5, 14, 15
—Bakatonda b’amawanga ba bulimba (it-1-E 555) Yer 10:6, 7, 10-13
—Yakuwa ye Katonda yekka ow’amazima; tali nga bakatonda balala (w04 10/1 25 ¶10) Yer 10:21-23
—Abantu tebasobola kweruŋŋamya; beetaaga obulagirizi bwa Katonda (w15 9/1 15 ¶1)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Yer 9:24
—Kwenyumiriza kwa ngeri ki okulungi? (w13 1/15 20 ¶16) Yer 11:10
—Lwaki obubaka bwa Yeremiya obw’omusango bwazingiramu obwakabaka obw’ebika ekkumi, ng’ate Samaliya kyali kyazikirizibwa dda mu 740 E.E.T.? (w07 4/1 9 ¶2) Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 11:6-16
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Akapapula akayita abantu ku Kijjukizo ne wp17.2 omutwe oguli kungulu
—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Akapapula akayita abantu ku Kijjukizo ne wp17.2 omutwe oguli kungulu
—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) ld lup. 4-5 (Omuyizi asobola okwerondera ebifaananyi by’ayagala okukubaganyaako ebirowoozo.)
—Muyite ku Kijjukizo.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 101
“Engeri y’Okukozesa Brocuwa, Wuliriza Katonda”: (Ddak. 15) Yogera ku kitundu kino okumala eddakiika ttaano. Oluvannyuma mulabe vidiyo eraga engeri gye tuyinza okuyigiriza omuntu Bayibuli nga tukozesa ebyo ebiri ku lupapula 8 ne 9, era mukubaganye ebirowoozo ku vidiyo eyo. Omuyizi akozesa Wuliriza Katonda, ate omubuulizi akozesa Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna. Kubiriza abawuliriza okugoberera mu brocuwa Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 9 ¶1-12 akas. ku lup. 101
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 52 n’Okusaba