Maaki 6-12
YEREMIYA 1-4
Oluyimba 23 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ndi Wamu Naawe Okukulokola”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Yeremiya.]
Yer 1:6
—Yeremiya yali awulira nga tasobola kukola mulimu ogwali gumuweereddwa (w11 3/15 29 ¶4) Yer 1:7-10, 17-19
—Yakuwa yasuubiza okuyamba Yeremiya (w06 1/1 7 ¶18; jr-E 88 ¶14-15
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 4:1-10
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 149
Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo erina omutwe Ebikolebwa Ekibiina, eya Maaki.
Kaweefube w’Okuyita Abantu ku Kijjukizo Ajja Kutandika nga Maaki 18: (Ddak. 8) Okwogera okw’okuweebwa omulabirizi w’obuweereza, nga kwesigamiziddwa ku katabo Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe aka Febwali 2016, olupapula 8. Buli omu muwe akapapula akayita abantu ku Kijjukizo, oluvannyuma oyogere ku ebyo ebikalimu. Bategeeze enteekateeka ey’okubugaba mu kitundu kye mubuuliramu.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 8 ¶11-18
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 93 n’Okusaba