Maaki 5-11
MATAYO 20-21
Oluyimba 76 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Buli Ayagala Okuba Omukulu mu Mmwe Ateekeddwa Okubeera Omuweereza Wammwe”: (Ddak. 10)
Mat 20:3—Abawandiisi n’Abafalisaayo baali ba malala, era baayagalanga nnyo okulabibwa abantu n’okulamusibwa “mu katale” (nwtsty ekifaananyi)
Mat 20:20, 21—Abatume babiri baasaba okuweebwa ebifo eby’ekitiibwa (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)
Mat 20:25-28—Yesu yalaga nti abagoberezi be balina okuba abawombeefu era n’okuweereza abalala (nwtsty awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 20:26, 28)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Mat 21:9—Abantu bwe baayogerera waggulu nti: “Tukusaba olokole Omwana wa Dawudi!” baali bategeeza ki? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)
Mat 21:18, 19—Lwaki Yesu yakolimira omutiini ne gukala? (jy lup. 244 ¶4-6)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 20:1-19
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Okulaga Vidiyo ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv lup. 37 ¶3-4
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 10) Mulabe vidiyo erina omutwe, Ebikolebwa Ekibiina eya Maaki.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 11
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 53 n’Okusaba