Maaki 25-31
ZABBULI 22
Oluyimba 19 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. Bayibuli Yayogera ku Kufa Kwa Yesu
(Ddak. 10)
Abantu bandirowoozezza nti Katonda ayabulidde Yesu (Zb 22:1; w11 8/15 lup. 15 ¶16)
Yesu yandivumiddwa (Zb 22:7, 8; w11 8/15 lup. 15 ¶13)
Ebyambalo bye bandibikubidde akalulu (Zb 22:18; w11 8/15 lup. 15 ¶14; laba ekifaananyi kungulu)
WEEBUUZE, ‘Ebyo ebiri mu Zabbuli 22 byongera bitya okunkakasa nti obunnabbi obulala obukwata ku Masiya gamba ng’obwo obuli mu Mikka 4:4, bujja kutuukirira mu bujjuvu?’
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak. 10)
Zb 22:22—Ngeri ki ebbiri ze tuyinza okukoppamu omuwandiisi wa zabbuli oyo? (w06 11/1 lup. 29 ¶7; w03-E 9/1 lup. 20 ¶1)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Zb 22:1-19 (th essomo 2)
4. Okutandika Okunyumya n’Abantu
(Ddak. 3) NNYUMBA KU NNYUMBA. (lmd essomo 4 akatundu 4)
5. Weeyongere Okuyamba Abantu
(Ddak. 4) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Kola okuddiŋŋana eri omuntu gw’omanyi, eyakkiriza akapapula akamuyita ku Kijjukizo. (lmd essomo 4 akatundu 3)
6. Okwogera
(Ddak. 5) w20.07 lup. 12-13 ¶14-17—Omutwe: Engeri Obunnabbi Obuli mu Bayibuli gye Bunywezaamu Okukkiriza Kwaffe. (th essomo 20)
Oluyimba 95
7. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak. 15)
8. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) bt sul. 7 ¶14-18, obusanduuko ku lupapula 63-64