Jjuuni 27–Jjulaayi 3
2 SAMWIRI 15-17
Oluyimba 123 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Amalala Gaaviirako Abusaalomu Okujeema”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sa 16:4—Okuba nti Dawudi yayanguyiriza okusalawo kituyigiriza ki? (w18.08 lup. 6 ¶11)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 17:17-29 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 7)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (th essomo 2)
Okwogera (Ddak. 5) w09 5/15 lup. 27-28—Omutwe: Tuyinza Tutya Okukoppa Ittayi? —2Sa 15:19-22. (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
“Okwagala . . . Tekwegulumiza”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo Jjukira Engeri Okwagala gye Kweyisaamu—Tekwegulumiza.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 10
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 87 n’Okusaba