Maayi 30–Jjuuni 5
2 SAMWIRI 7-8
Oluyimba 22 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Akola Endagaano ne Dawudi”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sa 8:2—Dawudi okuwangula Abamowaabu kyatuukiriza kitya obunnabbi? (it-2-E lup. 206 ¶2)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 7:1-17 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako era obikwataganye n’ekintu ekyakabaawo mu kitundu kyammwe. Muwe magazini eddamu ekibuuzo ky’abuuzizza. (th essomo 13)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako era obikwataganye n’ekintu ekyakabaawo mu kitundu kyammwe. Mubuulire ku nteekateeka gye tulina ey’okuyigiriza abantu Bayibuli ku bwereere era omuwe kkaadi eragirira abantu ku mukutu jw.org. (th essomo 18)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 04 wansi w’omutwe: Mu bufunze, okwejjukanya, n’eky’okukolako (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)
“Bw’Oba Obuulira Yogera ku Bintu Ebyakabaawo mu Kitundu Kyammwe”: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 06
Okufundikira (Ddak. 3)