Okitobba 26–Noovemba 1
OKUVA 37-38
Oluyimba 43 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Engeri Ebyoto Gye Byakozesebwangamu mu Kusinza okw’Amazima”: (Ddak. 10)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Kuv 37:1, 10, 25—Lwaki omuti gwa sita gwe gwakozesebwa okukola weema entukuvu? (it-1-E lup. 36)
Kuv 38:8—Endabirwamu ez’edda zaawukana zitya ku za leero? (w15 4/1 lup. 15 ¶4)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 37:1-24 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe magazini eyaakafulumizibwa, eddamu ekibuuzo ky’abuuzizza. (th essomo 12)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 199 ¶8-9 (th essomo 7)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
“Kaweefube ow’Enjawulo ow’Okulangirira Obwakabaka bwa Katonda mu Noovemba”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo ya Noovemba eraga eky’okukola ku mulundi ogusooka era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) jy sul. 138
Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)
Oluyimba 22 n’Okusaba