Okitobba 11-17
YOSWA 10-11
Oluyimba 149 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Alwanirira Isirayiri”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Yos 10:13—Lwaki tetwetaaga kumanya byali mu “kitabo kya Yasali”? (w09 3/15 lup. 32 ¶5)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yos 10:1-15 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
“Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza—Kkiriza Obuyambi bwa Bakkiriza Banno”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Funa Essanyu Eriva mu Kufuula Abantu Abayigirizwa ng’Okkiriza Obuyambi Yakuwa bw’Atuwa—Baganda Baffe ne Bannyinaffe.
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lffi essomo 01, akatundu 4 (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 14 ¶21-25, akas. 14A
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 103 n’Okusaba