Ssebutemba 13-19
YOSWA 1-2
Oluyimba 97 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Engeri gy’Oyinza Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Yos 2:4, 5—Lwaki Lakabu yalimba abasajja kabaka be yali atumye okunoonya abakessi? (w05 4/1 lup. 29 ¶6)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yos 2:1-16 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okuddiŋŋana: Bayibuli—Yob 26:7. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 11)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nnyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era otandike okumuyigiriza Bayibuli. (th essomo 16)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Weeyongere Okutendeka Obusobozi Bwo obw’Okutegeera”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, “Mubeerenga n’Omuntu ow’Omunda Omulungi.”
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 13 ¶15-21
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 89 n’Okusaba