Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

OMUNAALA GW'OMUKUUMI Na. 2 2021 | Ensi Empya Eri Kumpi.

Ebiriwo mu nsi leero, biraga nti enkomerero eneetera okutuuka? Bwe kiba bwe kityo, waliwo kye tuyinza okukola okusobola okuwonawo ng’enkomerero etuuse? Kiki ekinaabaawo oluvannyuma lw’enkomerero? Mu katabo kano, tugenda kulaba engeri Bayibuli gy’eddamu ebibuuzo ebyo mu ngeri ezzaamu amaanyi.

 

Twetaaga Ensi Empya!

Embeera eziriwo ziraga nti twetaaga ensi empya.

Ensi Eno Egenda Kusaanawo?

Bayibuli eyogera ku nkomerero y’ensi, kyokka era egamba nti ensi ejja kubaamu abantu emirembe gyonna.

Enkomerero Enejja? Ekyo Yesu kye Yagamba

Olaba obunnabbi Yesu bwe yayogerako nga butuukirira?

By’Osaanidde Okukola Okusobola Okubeera mu Nsi Empya

Kakwate ki akaliwo wakati w’okuba mukwano gwa Katonda n’okuwonawo?

Ensi Empya Eri Kumpi!

Embeera mu nsi eneeba etya nga Katonda atuukirizza bye yasuubiza?

Ddala Enkomerero Eri Kumpi?

Engeri Bayibuli gy’eddamu ekibuuzo ekyo esobola okukwewuunyisa.