OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Agusito 2016

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Ssebutemba 26 okutuuka nga Okitobba 23, 2016.

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Nnafuna Essanyu mu Kugaba

Omuvubuka omu Omungereza yakozesa obulamu bwe mu ngeri eyamusobozesa okufuna essanyu; yaweereza ng’omuminsani mu Puerto Rico.

Obufumbo​—⁠Ani Yabutandikawo era Yalina Kigendererwa Ki?

Lwaki tuyinza okugamba nti obufumbo kirabo okuva eri Katonda?

Okufuna Essanyu mu Bufumbo

Amagezi agasobola okukuyamba.

Noonya Ekintu eky’Omuwendo Okusinga Zzaabu

Laba engeri ssatu abayizi ba Bayibuli abanyiikivu gye bayinza okugeraageranyizibwa ku bantu abanoonya zzaabu.

Okiraba nti Weetaaga Okwongera Okukulaakulana mu by’Omwoyo?

Laba by’oyinza okukola okusobola okukulaakulana.

Olaba Obwetaavu bw’Okutendeka Abalala?

Biruubirirwa ki by’oyinza okubayamba okweteerawo?

Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

Lwaki abalabe ba Yesu baakuliriza ensonga ey’okunaaba mu ngalo?

OKUVA MU TTEREKERO LYAFFE

“Nfunye ebibala, era ekyo kireetedde yakuwa ettendo”

Wadde ng’Abayizi ba Bayibuli baali tebateegera mu bujjuvu nsonga ekwata ku butabaako ludda lwe bawagira mu by’obufuzi ne mu bukuubagano bw’ensi mu kiseera kya Ssematalo I, baafuba okutuukiriza obuweereza bwabwe.