OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Jjulaayi 2019
Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Ssebutemba 2-29, 2019
Weeteekereteekere Kati Okuyigganyizibwa
Kiki kye tuyinza okukola okusobola okuba abavumu n’okwaŋŋanga okuyigganyizibwa?
Weeyongere Okuweereza Yakuwa nga Tuwereddwa
Kiki kye tusaanidde okukola singa gavumenti etugaana okusinza Yakuwa?
“Mugende Mufuule Abantu . . . Abayigirizwa”
Lwaki okufuula abantu abayigirizwa kikulu nnyo, era biki ebisobola okutuyamba okutuukiriza obulungi omulimu ogwo?
Okutuuka ku Mitima gy’Abo Abatalina Ddiini
Tuyinza tutya okuyamba abantu abatalina ddiini okwagala Katonda n’okufuuka abayigirizwa ba Kristo?
EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA
Yakuwa Ampadde Emikisa Mingi Nnyo Gye Nnali Sisuubira
Okuweereza ng’omuminsani mu Afirika kyayamba Manfred Tonak okukulaakulanya obugumiikiriza, obumativu, n’engeri endala ennungi nnyingi.
Ddala Yesu Yanfiirira?
Wali owuliddeko ng’atalina mugaso? Kiki ekiyinza okukuyamba okuvvuunuka enneewulira eyo?