Olukalala lw’Emitwe mu Omunaala gw’Omukuumi 2016
Lulaga ekitundu ne magazini mwe kyafulumira
ABAJULIRWA BA YAKUWA
“Ababuulizi b’Obwakabaka mu Bungereza—Muzuukuke!” (1937), Noov.
“Abo Abakwasiddwa Omulimu” (Cedar Point, Ohio, Amerika), Maay.
Beewaayo mu Ghana, Jjul.
Beewaayo mu Oceania, Jjan.
Emmotoka ey’Ekizindaalo (Brazil), Feb.
Ganyulwa mu Bulagirizi Yakuwa bw’Atuwa (ebyokulabirako), Sseb.
‘Nfunye Ebibala, ne Kireetera Yakuwa Ettendo’ (Bugirimaani, Ssematalo I), Agu.
“Omulimu Munene” (okuwaayo), Noov.
BAYIBULI
BAYIBULI EKYUSA OBULAMU BW’ABANTU
EBIBUUZO EBIVA MU BASOMI
Abantu ba Katonda mu Buwambe mu Babulooni Ekinene, Maak.
Obukakafu n’Akabonero (2Ko 1:21, 22), Apul.
Okuwa Abakozi ba Gavumenti Akasiimo, Maay.
Okwoleka Essanyu nga Waliwo Akomezeddwawo mu Kibiina, Maay.
Omusajja Alina Akacupa ka Bwino n’Abasajja Abakutte eby’Okulwanyisa (Ezk 9:2), Jjun.
Sitaani Yatwalira Ddala Yesu ku Yeekaalu? (Mat 4:5; Luk 4:9), Maak.
EBIRALA
Abakulembeze b’Eddiini y’Ekiyudaaya Okukkiriza Okugattululwa, Na. 4
Bakabona Abakulu mu Ndagaano Empya, Na. 1
Be Baagunjaawo Eddiini? Na. 4
Buyinza Bwenkana wa Rooma Bwe Yawa Abayudaaya, Okit.
Bw’Ofiirwa Omuntu Wo, Na. 3
Bwe Tuba Tusaba? Na. 6
Ebikolwa eby’Obukambwe Biriggwaawo? Na. 4
Ebikwata ku Dawudi ne Goliyaasi—Ddala Bituufu? Na. 5
Ekigambo Ekyali eky’Amakulu Ennyo! (“muwala”), Noov.
Emizingo egyogerwako mu Bayibuli, Na. 1
Engoye ne Langi mu Biseera by’Edda, Na. 3
Geraageranya Bayibuli n’Ebyo by’Okkiririzaamu, Na. 4
Katonda Addamu Essaala Zonna? Na. 6
Kiki ekituuka ku muntu ng’afudde? Na. 1
Kyetaagisa Okuba mu Ddiini? Na. 4
“Nja Kugenda Naye” (Lebbeeka), Na. 3
Obwakabaka bwa Katonda Kye Ki? Na. 5
Okutubudaabuda? Na. 5
Okuyigira ku Binyonyi, Na. 6
Okwolesebwa Okulaga Ebiri mu Ggulu, Na. 6
“Olutalo lwa Yakuwa” (Dawudi), Na. 5
Omuntu Yali Asobola Okusiga Omuddo mu Nnimiro? Okit.
Sitaani y’Ani? Na. 2
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
Abaana—Mutuuse Okubatizibwa? Maak.
Abaana—Muyinza Mutya Okwetegekera Okubatizibwa? Maak.
Abavubuka, Munyweze Okukkiriza Kwammwe, Sseb.
Abazadde, Muyambe Abaana Bammwe Okuzimba Okukkiriza, Sseb.
Bayibuli Ebayambye Okukola Ebintu mu Ngeri Entegeke Obulungi, Noov.
Bayibuli Ekyeyongera Okukyusa Obulamu Bwo? Maay.
Beekutula ku Ddiini ez’Obulimba, Noov.
Beera Mwesigwa eri Yakuwa, Feb.
Biki by’Osobola Okukola Okunyweza Obumu bw’Ekibiina? Maak.
Buulira Amawulire Amalungi Agakwata ku Kisa eky’Ensusso, Jjul.
Bwe Twoleka Okukkiriza, Tusiimibwa Katonda, Apul.
Ekigambo kya Katonda Okitwala nga kya Muwendo? Noov.
Engeri gy’Oyambalamu Eweesa Katonda Ekitiibwa? Sseb.
Ganyulwa mu Bujjuvu mu Bintu Yakuwa by’Atuwa, Maay.
Kirage nti Okkiririza mu Bisuubizo bya Yakuwa, Okit.
Koppa Abaweereza ba Yakuwa Abaali Abeesigwa, Feb.
Koppa Mikwano gya Katonda egy’Oku Lusegere, Feb.
Lwaki Tusaanidde ‘Okuba Obulindaala’? Jjul.
Lwaki Tusaanidde okukuŋŋaananga awamu Okusinza? Apul.
“Mugende Mufuule Abantu b’Omu Mawanga Gonna Abayigirizwa,” Maay.
Mugonjoole Obutakkaanya mu Kwagala, Maay.
“Muleke Obugumiikiriza Butuukirize Omulimu Gwabwo,” Apul.
Munyweze Enkolagana Yammwe ne Yakuwa nga Muweereza mu Nsi Endala, Okit.
Mwasumululwa olw’Ekisa kya Katonda eky’Ensusso, Ddes.
“Mweyongere Okuzziŋŋanamu Amaanyi,” Noov.
“Mweyongere Okwagalana ng’Ab’Oluganda”! Jjan.
Noonya Bwakabaka, So Si Bintu, Jjul.
Nyweza Okukkiriza kw’Olina mu Bisuubizo bya Katonda, Okit.
Obufumbo—Eyabutandikawo n’Ekigendererwa, Agu.
Okiraba nti Weetaaga Okwongera Okukulaakulana mu by’Omwoyo? Agu.
Okkiriza Omubumbi Omukulu Okukubumba? Jjun.
Okufuna Essanyu mu Bufumbo, Agu.
Okukolera Awamu ne Katonda—Kituleetera Essanyu Lingi, Jjan.
“Okulowooza eby’Omwoyo Kivaamu Obulamu n’Emirembe,” Ddes.
Okusiima Ekisa eky’Ensusso Katonda Kye Yatulaga, Jjul.
Olaba Obwetaavu bw’Okutendeka Abalala? Agu.
Omwoyo Guwa Obujulirwa n’Omwoyo Gwaffe, Jjan.
Osalawo Otya? Maay.
Osiima ‘Ekirabo Ekitalojjeka,” Jjan.
“Temwerabiranga Okulaga Abantu Be Mutamanyi Ekisa,” Okit.
Tobaako Ludda lw’Owagira mu Nsi Eno Eyeeyawuddemu, Apul.
“Toggwaamu Maanyi,” Sseb.
Tokkiriza Nsobi z’Abalala Kukwesittaza, Jjun.
“Tuligenda Nammwe,” Jjan.
Weeyongere Okulwanirira Omukisa gwa Yakuwa, Sseb.
Yabayita Okuva mu Kizikiza, Noov.
Yakuwa Awa Empeera Abo Abafuba Okumunoonya, Ddes.
Yakuwa Ayamba Abantu Be Okutambulira mu Kkubo ery’Obulamu, Maak.
“Yakuwa Katonda Waffe Ye Yakuwa Omu,” Jjun.
Yakuwa Mukwase Byonna Ebikweraliikiriza, Ddes.
Yakuwa Yamuyita ‘Mukwano Gwe,’ Feb.
Yakuwa Ye Mubumbi Waffe, Jjun.
EBYAFAAYO
Abaali Ababiikira Baafuuka Baweereza ba Yakuwa (F. ne A. Fernández), Apul.
Nfuuka “Byonna Eri Abantu Aba Buli Ngeri” (D. Hopkinson), Ddes.
Nnafuba Okukoppa Ebyokulabirako Ebirungi (T. McLain), Okit.
Nnafuna Essanyu mu Kugaba (R. Parkin), Agu.
Nnayiga Amazima ne Nganywererako (B. Merten), Na. 6
Yakuwa Ampadde Emikisa (C. Robison), Feb.
OBULAMU N’ENGERI Z’EKIKRISTAAYO
Ekintu eky’Omuwendo Okusinga Alimasi (obwesigwa), Jjun.
Ekintu eky’Omuwendo Okusinga Zzaabu (amagezi), Agu.
Koppa Bannabbi, Maak.
Lwaki Kikulu Okuba Omwesigwa? Na. 1
Obusobozi bw’Olina obw’Okukuba Akafaananyi, Apul.
Obuweereza Bwo Bulinga Omusulo? Apul.
Okuba Omukkakkamu—Kya Magezi, Ddes.
Okulwanirira Amawulire Amalungi mu Mateeka, Sseb.
Okusinziza mu Kigwa? Na. 2
Okuyamba Ekibiina Kyo, Maak.
Owulira nga Toli Wa Mugaso, Na. 1
Teweeraliikiriranga, Na. 1
‘Toganyanga Magezi Kukuvaako,’ Okit.
Weeyongere Okuweereza Yakuwa n’Essanyu, Feb.