OMUNAALA GW'OMUKUUMI Agusito 2014 | Ddala Katonda Akufaako?

Bwe kiba nti katonda akufaako, kiki ekiraga?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Katonda Akufaako?

Ddala Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna akufaako?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Katonda Alaba Buli Ekikutuukako

Lwaki Yakuwa ayitibwa “Katonda alaba”?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Katonda Akumanyi Bulungi

Katonda bw’akebera omutima gwo, alina ky’alaba ekirala so si nsobi zo zokka.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Katonda Asobola Okukubudaabuda

Watya singa owulira nti ebizibu by’olina bitono nnyo bw’obigeraageranya ku bizibu ebingi ennyo abantu buwumbi na buwumbi ku nsi bye balina?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Katonda Ayagala Obe Mukwano Gwe

Watya singa oba okkiririza mu Katonda naye ng’owulira nti tolina nkolagana ya ku lusegere naye?

BAYIBULI EKYUSA OBULAMU BW'ABANTU

Nnali Nnwanyisa Obutali Bwenkanya n’Ebikolwa eby’Obukambwe

Antoine Touma yali kafulu mu kungufu, naye ebigambo ebiri mu 1 Timoseewo 4:8 byakyusa obulamu bwe.

KOPPA OKUKKIRIZA KWABWE

“Mbeegayiridde, Muwulire Ekirooto Kino”

Abo abali mu maka omuli abaana abatagatta taata oba maama balina bye basobola okuyigira ku ebyo ebyaliwo mu maka Yusufu mwe yakulira.

ABASOMI BAFFE BABUUZA

Ani Eyatonda Katonda?

Kya magezi okukkiriza nti Katonda abaddewo emirembe n’emirembe?

Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino

Kituufu nti amadiini agamu tegasanyusa Katonda?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa

Ddala Katonda Maanyi Bwanyi?

Bayibuli egamba nti Katonda yakozesa amaanyi ge amangi ennyo okutonda ebintu byonna, naye ddala atufaako?