“Omutima Omukkakkamu Guwa Omubiri Obulamu”
Ebigambo ebyo ebisangibwa mu Engero 14:30, byawandiikibwa emyaka ng’enkumi ssatu emabega! Byoleka amagezi agali mu Bayibuli agatava ku mulembe. Bw’oba oyagala okumanya ebisingawo, genda ku jw.org. Ojja kusangako vidiyo, ebyokulabirako, n’ebintu ebirala ebikwata ku nsonga enkulu ezitali zimu, omuli n’engeri y’okukendeeza ku kweraliikirira. Ezimu ku zo ze zino wammanga:
ERI ABAFUMBO
Ebisobola Okukuyamba Obutasiba Kiruyi
ERI ABAZADDE
Okuba n’Empuliziganya Ennungi n’Omwana Wo Omutiini
Muwala Wo Omutiini bw’Aba n’Ebimweraliikiriza
Okuyigiriza Abatiini Okukozesa Obulungi Intaneeti
ERI ABAVUBUKA
Nnyinza Ntya Okwebaka Ekimala?
Lwaki Nsaanidde Okuba mu Mirembe ne Baganda Bange?