Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Xuanyu Han/Moment via Getty Images

Mu Magazini Eno

Mu Magazini Eno

Ensi eri mu Katyabaga.

Ensi eneewonawo, oba eneesaanawo n’ebiramu byonna ebigiriko olw’ebyo abantu bye bakoze? Soma ebitundu bino wammanga, olabe ekituuse ku nsi era olabe obanga waliwo essuubi.

Kiki ekinaatuuuka ku bintu bino ebiri ku nsi mu biseera eby’omu maaso?

  • Amazzi amalungi

  • Agayanja

  • Ebibira

  • Empewo