ZUUKUKA Na. 2 2016 | Bayibuli Kitabo Butabo Ekirungi?
Waliwo ensonga lwaki Bayibuli kye kitabo ekisinze okukubwa n’okuvvuunulwa mu byafaayo byonna.
OMUTWE OGULI KUNGULU
Bayibuli Kitabo Butabo Ekirungi?
Lwaki abantu baasomanga Bayibuli oba ne baba nayo wadde ng’ekyo kyali kiteeka obulamu bwabwe mu kabi?
EBIYAMBA AMAKA
Okuyamba Omwana Wo Okwaŋŋanga Ekiseera Ekya Kaabuvubuka
Amagezi nga mirundi etaano okuva mu Bayibuli gasobola abaana okwaŋŋanga ekiseera ekya kaabuvubuka.
OKUBUUZA EBIBUUZO
Munnasayansi Annyonnyola Ebikwata ku Nzikiriza Ye
Mu kusooka Profesa Yan-Der Hsuuw yali takkiriza nti ebintu byatondebwa butondebwa, naye oluvannyuma yakyusa endowooza ye.
BAYIBULI KY'EGAMBA
Okweraliikirira
Okweraliikirira kusobola okuba okw’obulabe oba okw’omuganyulo. Oyinza otya okwaŋŋanga okweraliikirira?
Enkusu Ezirabika Obulungi Eziyitibwa Macaw
Manya ebimu ku ebyo ebikwata ku binyonyi ebyo.
EBIFA MU NSI
Ebikwata ku Nkolagana
Ebyo ebizuuliddwa ennaku zino biraga nti amagezi Bayibuli g’ewa malungi nnyo.