Funa Obukakafu
Akatabo kano kawa obukakafu obulaga nti ebintu byatondebwa butondebwa. Ggwe kennyini weetegereze obukakafu obwo olabe obanga waliwo ky’osobola okusinziirako okukkiriza nti eriyo Omutonzi. Zino ze vidiyo endala n’eby’okusoma ebirala ebisobola okukuyamba okufuna obukakafu. Noonya emitwe ku jw.org:
Lwaki abantu bangi abayivu bakkiriza nti eriyo Omutonzi?
Laba vidiyo eziri mu kitundu, “Viewpoints on the Origin of Life.”
Enjigiriza egamba nti ebintu tebyatondebwa wabula nti byajja bifuukafuuka, eriko obukakafu?
Soma akatabo, Was Life Created?
Kikola amakulu okukkiriza nti eriyo Omutonzi?
Laba vidiyo, Bavubuka Banno Kye Boogera—Okukkiririza mu Katonda.
Kikola amakulu okukkiririza mu ebyo Bayibuli by’egamba?
Soma akatabo, The Origin of Life—Five Questions Worth Asking.