Ennyanjula ez’Okukozesa mu Buweereza
Vididyo ez’okutuyamba okutandika okunyumywa n’abantu ku bikwata ku Bayibuli.
Amaka Gammwe Gasobola Okubaamu Essanyu Ennyanjula
Obufumbo n’amaka biri mu kabi. Bayibuli erimu amagezi agasobozesa amaka okubaamu essanyu.
Wandyagadde Okuwulira Amawulire Amalungi?
Bayibuli erimu “amawulire amalungi ag’ekintu ekisingako obulungi,” nga Isaaya 52:7 bwe wagamba. Amawulire ago gasobola okukuyamba okuba n’essanyu mu maka, okufuna emikwano emirungi, n’okubeera n’emirembe mu mutima.
Tuliddamu Okulaba Abaafa?
Bayibuli eyigiriza nti tuliddamu okulaba abaafa wano ku nsi.
Abajulirwa ba Yakuwa be Baani?
Bangi baagala okumanya ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa. Bitegeere okuva ku bo bennyini.